In English باللغة العربية বাংলায় en español En Français अभिव्यक्ति an kreyòl ayisyen Na Kriolu Em Português do Brasil Русский Tiếng Việt 语言
Omukutu omutambuze kw’aggya ebikwata ku byobulamu mu bwangu
Oyanirizibwa ku mukutu omutambuze kw’aggya ebikwata ku byobulamu mu bwangu (TRhIP)! TRhIP guwagiddwa aba Global TravEpiNet (GTEN) era gukuwa okuwabulwa ku byobulamu okunaakusobozesa okutambula emirembe mu mawanga ag’ebweru nga kwesigamiziddwa ku kusembebwa okwa ekitongole kya Amerika ekikola ku kwekuuma endwadde n’okuzitangira. Oteekwa okukyalira ekifo gy’ofunira obujjanjabi wakati wa wiiki 4-6 nga tonnagenda ku lugendo. Ne bw’oba waakutambula mu bwangu, okugendako mu kifo gy’ofunira obujjanjabi kisigala nga kyamakulu.